Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

download Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

of 13

Transcript of Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    1/13

    1

    OKWOGERA KWA KATIKKIRO CHARLES PETER MAYIGA

    MU LUKIIKO LWA BUGANDA,

    19 MUZIGO 2014.

    1. OKWANIRIZA

    Nnyaniriza abakiise bOlukiiko mwenna. Nneebaza Katonda atuwadde obulamu

    nobukuumi, mu byonna byetukola. Mbeebaza emirimu gyemukola; egyammwe ku

    lwammwe, ngabantu; ate ne gyObwakabaka.

    2. SSAABASAJJA KABAKA

    Ssaabasajja Kabaka gyali ateeredde ntende mu Lubiri lwe era alamula Obuganda.

    Twebaza Lugaba amukumye nga mulamu bulungi, era namutuusa ku myaka !

    egyobuto"

    Twakuza amazaalibwa ga Ssaabawanguzi mu Ssaza lye erye #utambala, ku ssomero

    lya $ombe S.S.S. Nneebaza nnyo #annabutambala olwokwagala Kita%%e

    obwenkanidde awo. #aamulinda ku makubo mweyayita ngagenda e #utambala, ne

    bamwaniriza mu ssanyu eribadde likyaludde okulabika.

    &kakiiko akateesiteesi akaakulirwa Owek. Martin Kasekende, ngamyukibwa Owek.

    Twa'a Kaawaase, ngakolagana nomukulu wa $ombe S.S.S, (bra'im Lule, ate ne

    Katambala, Twa'a Kibalizi Lwanyaga kaakola omulimu mulungi.

    Tuyozaayoza Nnyinimu okutuuka ku mazaalibwage, era tusaba Liisoddene

    amutunuulizenga bulijjo eriiso eryekisa era amuyiire emikisa gye.

    Tusuubira nti Lukomanantawetwa alirabikako eri Obuganda mu kuggulawo Omu)iira

    gw&massaza nOgw*bika; ate ne mu kuggalawo omwoleso gwObulambuzi. &te awo

    tumwesunga nga tujjukira bwegiweze emyaka + ngali ku Nnamulondo, emikolo

    egirikwatirwa mu Ssaza lye mawogola.

    *nteekateeka entongole eyemikolo egyo, Obuganda kwebulindiridde okulaba ku

    Mutanda, zijja kulangirirwa mu bbanga eritali lyewala.

    &bateesiteesi emikolo mbasaba bagitegeke mu ngeri esinga okuweesa #eene ne

    #uganda ekitiibwa.

    3. ENSONGA ENKULU EZIBADDEWO.

    1

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    2/13

    2

    ! M"#$"%&

    Oku-a lwe twayabuka, wabaddewo bingi ebiwuliddwa ku ttaka okuli Olubiri lwa

    Mujaguzo e Kabowa.

    Olubiri lwa Mujaguzo luliko yiika ezikunukkiriza mu !. *byembi, ettaka eryo

    kum)i lyonna lyesenzaako abantu era bazimbyeko amayumba agasulwamu

    nagobusuubuzi. /etwogerera, waliwo yiika nga emu nekitundu 01+2 kyokka ate

    nazo mu mmakkati gaazo, mu kibangirizi ekiteekeddwa okutunuuliganya

    Kawulugumo ne Nnamannyonyi namwo mwasengwamu omuntu eyazimbamu

    ekibanda kyemmotoka.

    Okwesenza ku ttaka lya Mujaguzo kya-a nnyo ku basiige nabo abalinaobu-unaanyizibwa obwennono ku nsonga za Mujaguzo. &bamu ku bano beewa

    obwannanyini bwettaka ne kirowoozesa abaana baabwe nti ettaka lye Kabowa lya

    busika bwabwe.

    *bibadde biwulirwa ennaku zino bi-a ku mwana wa musiige omu, eye%uula

    atamanyi nti ettaka kitaawe kwamaze ebbanga, alibaddeko olwobu-unaanyizibwa

    bwalina ku Mujaguzo.

    Omwana oyo yatandika okwegabanya ettaka, so nga ne kitaawe akyaliwo mulamu.

    #we yamala okulyegabanya ate nabaako baliguza , nga ye%udde nnanyini.

    &baagula bwe twabategeeza nti baagula m)ewo, ne basaba omwana ono okubaddiza

    ssente zaabwe, yolwo naddukira mu kkooti na%una ekiragiro ekyekim)atiira,

    ekyamwogerako nga 3nnanyini4 ateekeddwa okulekerwa 3eddembe lye4 ku 3ttakalye4.

    Omuntu ono eyatunda ettaka lya Kabaka yali ategeka okukozesa ekiragiro kya

    kkooti yeekomye ettaka lya%%e, era asobole okulikwasa abo beyaggyako ensimbi mu

    lukwesikwesi.

    Kyokka twamulabuukirira, na%%e netugenda mu kkooti ne tugitegeeza nti ekiragiro

    yakiwa mu bukyamu.

    5oliisi nayo twagitegeeza bukubirire, nebitongole ebikuuma ddembe ebirala. #we

    tutyo tumulemesezza okwekuliza ku nnyama enzibe.

    '(! E))* +-O/**.

    2

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    3/13

    3

    Tetugenda kukkiriza muntu yenna kubba ttaka lya #uganda.

    /aliwo nababadde bagula ettaka ku Masiro ge /amala ate nettaka eddala eMmende ne mu Masiro awalala.

    Njagala okutegeeza abantu bonna mu #uganda, ne 6ganda, nti buli lwogula ku

    muntu atalina bwannanyini obeera tolina byoguze, era ettaka tugenda

    kuliba%uumulako.

    /aliwo eyazze mu kkakkalabizo lyange nantegeeza nti waliwo abaamuguza ku

    ttaka okuli ennyumba yOmulamuzi wano e Lubaga 7 Kakeeka.

    Nnaamubuza nti abo be yakwasa ssente kwaliko Ssaabasajja Kabaka..... ngamatama

    ntengo"

    $gwe agula etaka olina okwebuuza nti ono anguza ye nannyini8 Olina okwebuuza

    nti ono anguza ye mubaka omutongole owa nnannyini oba yeeyita kyatali8

    *ttaka lyonna eyObwakabaka, okuli mayiro 9: 0ezolusuku lwa Kabaka2; okuli

    ery&baami abasatu 'K)(**(&, O"+"%( -O"/(*!,okuli eryebitongole

    ebyenjawulo ngerya Nnaalinya Lubuga, Nnamasole, ery&masaza neddala lyonna,

    lirabirirwa #uganda Land #oard 0#L#2. Tewali muntu yenna alina buyinza

    ku)angisa, kwazika, kugaba liizi oba okutunda ettaka lyObwakabaka.

    *nneyambisa yettaka lyonna entongole eryObwakabaka erambikibwa #uganda

    Land #oard.

    *ttaka erimu, tugambe eryamasaza, oba ery&masiro lilabirirwa &baami&bamasaza n&magombolola oba ba Nnaalinnya abali mu Masiro ago.

    /aliwo nettaka erikolerwako emikolo ebika ebyenjawulo 0tugambe nga

    &boluga-e nabObutiko nga bwe bali mu Lubiri lwa Mujaguzo e Kabowa2.

    /abula bonna abakolera emikolo ku ttaka eryenjawulo nabo tebalina buyiinza ku

    ttaka eryo kwe bakolera emikolo egyo.

    &wonno tewabaawo bagamba nti nze nkolera emikolo wano, nolwekyo ettaka lino

    lyange m)aamu ssente. Ssente bwonoziwaayo ngomanya nti ziku%udde"

    '((! E))* +-E(*

    *ttaka lyObutaka obwebika ebyenjawulo nalyo teririiko bwannannyini bwa

    ssekinnoomu.

    3

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    4/13

    4

    Tewali muntu yenna bwati alina buyinza kutunda ttaka lya kika kyonna, si nsonga

    oba ali ku ddaala ki mu kika .

    Ssaabawolereza wa #uganda anaatera okumaliriza enteekateeka eyabayima

    0egistered Trustees2aba buli kika.

    *ttaka eryekika lyonna lirina kuwandiisibwa ngennambika bweneekolebwa

    Ssaabawolereza, bwe tutyo twewale abo abee%uula bannanyini, ne batunda ebitali

    byabwe.

    Kino kankiddemu< buli agula ettaka lyObwakabaka, kalibe lya lubiri ssaza, masiro

    oba eddala lyonna aba aguze m)ewo era tujja kulimuggyako, kubanga buli yenna

    agula ekibbe naye aba mubbi.

    Na kino kankiddemu< *ttaka lyonna eryObwakabaka, #L# yokka ye lirinako

    obuyiinza so si muntu mulala yenna. #woba oliko ettaka lya #uganda lyoyagala

    okukolerako , tuukirira #uganda Land #oard.

    'C! O+"(( +/- M$&.

    Ssaabasajja Kabaka yasiima nalonda bboodi egenda okwetegereza ebyendabirira

    nenkulaakulana yOlubiri lwe Mengo 0Lubiri = e = de-elo)ment #oard2

    #boodi eyo ekulirwa >ran?is Kamulegera ngeriko abakiise bano< Owek. #ill

    Mato-u 0Minisita w*nkuluze2, Owek. $od%rey K. Ka-uma ; &lan S'onubi; @an

    Kamaanyi; Ao)e Mukasa; #etty Kajubi, Omut. Namugera Kakeeto; ne olandSsebuwu%u.

    #boodi ejja kwekenneenya ali)oota azaasooka okukolebwa &kakiiko akaali

    kakulirwa Omugenzi *dward Nsubuga ne Ssaabalabirizi Li-ingstone Nkoyoyo.

    *birungi ebiri mu ali)oota bajja kubitutegeeza ate tulabe Olubiri bwerusaanidde

    oku%aanana mu mulembe guno.

    *bikulu #boodi byerina okukola kwe kukuuma ekitiibwa kyOlubiri; ate nokulaba

    nti ebintu byonna ebikalu namayumba agennono nebitongole bizzibwamu.

    Mu ngeri yeemu #boodi esuubirwa okutuwa amagezi ku bintu ebisobola okuleeta

    enkulaakulana mu Lubiri kyokka nga tebiweebuula nnono nokwesittaza.

    *byo ebibadde biwulirwa nti tugenda kussaamu ekisaawe kyennyonyi si bituu%u.

    &ba Bi-il a-iation &ut'ority 0B&&2 Olubiri baalulaba ngeki%o ekigazi ate ekiri

    ddala mu makkati gekibuga, era baatuwandiikira ebbaluwa nga batuwa ekirowoozo

    kyabwe.

    /abula tetulubawanga. Kyokka nabo baalangiridde 0nga bayita mu Minisitaabatwala2 nti amaaso gabwe gali ku bi%o birala.

    *kyo nno kirungi, kubanga era okusaba kwabwe kubadde kwa kugwa butaka.

    0d2 E# K*

    *nnyanja ya Kabaka eri mu katyabaga. &bantu bangi abeesenzezza ku ttaka lyayo

    0eryali likunukkiriza mu yiika :2 ne bazimbako amayumba. &balala balikanikirako

    emmotoka. &bandi boolezaako mmotoka.

    4

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    5/13

    5

    &te waliwo abasomba ettaka okulijjuza entobazzi eziyiwa mu nnyanja. /aliwo

    nabakulukusiza kazambi wamazzi aga-a mu binaabiro ne bayiwa mu nnyanja.

    *nnyanja eno tuteekwa okugikuuma. Mu bbanga eritali ggwan-u nnyo tujja

    ku%ulumya enteekateeka nnamutaayiika ku Nnyanja ya Kabaka, ngerubirira

    okugitaasa ate nokugi%uula eki%o ekyomuwendo eri bannyini yo.

    /abula era, ndabula bonna abaakola ebityoboola ennyanja eno okubikomya

    bunnambiro nga tetunnabakaka kugenda mu mateeka.

    4. OMWAKA OGUMU OGW-OBUWEEREZA

    Nga + Muzigo, +: gwaweze omwaka mulamba bukya

    nnangirirwa nga Katikkiro wa #uganda. Nziramu okwebaza Mukama wange,

    Magulunnyondo, olwokunzisaamu obwesige nantuma okumulamulirako Obuganda.

    Nneebaza Katonda olwebyo byansobozesezza okukola nga ndi ne bannange bano,

    #aminisita. @dunda twongere okumusaba atubeere, twongere okuweereza abaana ba

    Kita%%e abaatukwasibwa.

    #wetwakwasibwa obukulembeze twatuula ne #aminisita ate nabakulira ebitongole

    byObwakabaka ne tubaako ensonga nnya 02 ze twasoosowazared Kiyimba 0>reeman2, amyukibwa Fulius Ssem)ala,

    Omuwanika $uster Lule nomuwandiisi &bubakar Ssennyonjo 0&balala balagibwa eri

    Olukiiko2.

    7

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    8/13

    8

    Kaakati olukiiko olwo twalutuumye #uganda Twezimbe era ne lukwasibwa omulimu

    gwokumaliriza Masengere era emirimu mugiraba gitambula. #we twatandise

    okuzimba Masengere, ne ndyooka nzisaako akakiiko akatono aka-unaanyizibwa

    okulaba nti ebisigalidde e Kasubi biggwa.

    &kakiiko ako akatono kaalondeddwako $eo%%rey Sserunjogi nga Ssentebe ngali wamu

    ne Fames #ukenya Gi-a ne Syl-ester Sseguya, kyoka $aster Lule nasigalako

    olwomulimu gwe ogwobuwanika.

    Nnyini = #uganda yankwasa Omulabirizi Mi?'ael Ssennyimba ku mulimu gwe

    /amala. Omulabirizi ngali naba Kabaka >oundation 0*dward Ndagala Kaggwa2

    bakoze omulimu gwa ttendo e /amala era ggwe wamma tubeebaza olwobunyiiki-u.

    Omuti =ogubala = ensimbi = nebikomo yam)a s's ::,:::,:::1H zeyatusakira ebweru

    ate ne tuzikwasa Omulabirizi ate na%%e twakamwongerayo obukadde obulala kikumi,era tujja kumwongera nendala asobole okumaliririza ddala omulimu.

    &basajja nabakyala ba Kabaka bano twongere okubeebaza. Tukoze kyetusobodde

    okukola bonna nga bakolera wamu era siyinza kugamba nti ono, oba oli yasinze

    okukola wabula kyetuyinza okugamba nti %%enna tusanyuse olwomulimu guno

    ogwawamu.

    Nneebaza abantu ba Sseggwanga abaanukudde omulanga gwa%%e ne batuwa lu)iiya

    em)itiri-u obungi.

    'W& ($(% -66 -E))&+( 6&/!

    O*")+$ O"$ -/"5

    Mu bbanga eryomwaka omulamba n%unye omukisa okutuuka mu Massaza ga #uganda

    I. * #u-uma ne Ssese gyesinnagenda, naye aboku kizinga nammwe munninde.

    Ngoggyeko #uluuli, gyenagenda ku nteekateeka yolusiisira lwebyobulamu, awalala

    gyengenze mbadde ntikkula *tto%%aali.

    &te ngenze nebweru wa #uganda, mu &nkole ne #usoga, ate nayo nentikkula*tto%%aali.

    Ku Lwokusatu lwa ssabbiiti eno ngenda mu 6nited &rab *mirates nsisinkane baganda

    ba%%e ne bannyina%%e abaasenga eyo, mbabuulire ebi%a eka, ate era mbatikkule

    *tto%%aali.

    Mu mwezi gwomunaana nogwomenda nja kugenda e #ungereza, Sweden, Banada ne

    6S& mu kawee%ube ono.

    Nnewankubadde entalaaga zendiko zirabibwa nnyo mu Tto%%aali, kyokka zirinanekigendererwa kyokutuusa ku baana ba Mugema obubaka bwatuwa entakera.

    Nnyanjatemanyirwa yettanidde emiramwa nga mukaaga 0I2 bukya atuula ku

    Nnamulondo.

    - Obumu

    - *byobulamu

    - *byenjigiriza

    8

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    9/13

    9

    - *ddembe lyobuntu

    - Okukola ennyo

    - *byobuwangwa

    - Olulimi Oluganda

    - Okulambika aba-ubuka.

    #wentuuka mu bantu yonna gyendaga kyenkola kwe kubalambululira, nga Mukulu

    /ammwe, emiramwa Nsindikatagenda gyagenda atulungamyamu buli budde. M)ulidde

    amaloboozi agagamba nti abantu ba #uganda ba-udde mu byokwekubagiza; nsanze

    bangi mu kutalaaga kuno abaagambye nti kati bamaliridde okuzza #uganda ku ntikko.

    Lugaba katumwebaze olwokutusobozesa okumanya nti #uganda tusobola

    okugikulaakulanya nga twebunguludde Nnamunswa newankubadde ebitosoomoozawebiri.

    ! O*")% E%("* -((" $-O/**5

    '(! O/""5

    #we twatuula ne bannange bano twajja nomulamwa gwe twatuuma *nkola

    *yomulembe Omuggya omuli ennyingo eyobweru%u, obuyiiya, obunyiiki-u

    nokwagala, nga bwe mwawulidde.

    Mu kwogera kwange okwasooka nga Katikkiro, mu Ssebaseka +:9 nabategeeza nti

    bwe tunatambulira mu bweru%u abantu bajja kutwesiga batuwe nensimbi ezokutambuza

    emirimu gya Ssemunywa.

    Okukungaanya obuwumbi obusoba mu busatu 092 mu bbanga eritaweza myezi + ke

    kabonero akalaga nti obweru%u nsonga ntuu%u era esaanidde 0ssente ezikunganyiziddwa 1

    ezisaasaanyiziddwa zisomwa2.

    Omuwanika ngakola ne Kalondoozi nabo abakwatibwako ebyensimbi batutereddewo

    enkola egoobererwa mu kutambuza ensimbi zObwakabaka.

    Tetukyakkiriza muntu yenna oba kitongole kyonna kutereka ssente wantu wonna

    okujjako ngalambikiddwa Omuwanika, mu nkola entongole emanyiddwa.

    *nsimbi eziyingira, Omuwanika yazitereka; ezi%uluma, Omuwanika yazikkiriza

    zi%ulume. Kye mu-a mulaba nga na luno jjuuzi ku misinde gi mubunabyalo, nga tukuza

    amazaalibwa ga Ssalongo, ssente zonna azakunganyizibwa 0s's Im1H2 zaakwasibwaMuwanika, so nga Minisita w*mizannyo ye yali nnyini nteekateeka.

    Mu ngeri yeemu ezo ezaagenda mu kuteekateeka emikolo e #utambala, ate nezo

    Nnyinibantu ze yasiima okutonera eddwaliro lye Kito-u okulwanyisa obulwadde

    bwekikulukuto 0s's :m172 era Omuwanika ye yazijja mu $gwanika, so ngOwek.

    Ssekabembe ye yali nnyini nteekateeka.

    9

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    10/13

    10

    Nensimbi kati ezi%unibwa mu Minisitule ezenjawulo ng*yebyenjigiriza oba ku

    Masaza nga bakoze emyoleso nenteekateeka endala ezizaala ensimbi zaatandika

    okwanjulibwa mu $gwanika.

    #uli muweereza wObwakabaka yenna ateekwa okugooberera entereeza yOmuwanika

    ne Kalondoozi ku byObuggaga byObwakabaka.

    Tulina nebitongole ebyetengeredde mu byenkozesa yensimbi naye nabyo

    kibikakatako okumanyisa Omuwanika mu ngeri entongole ebi%a mu mawanika gaabyo.

    Tulina kutambulira mu bweru%u, kubanga bye tukola si bya%%e mu ngeri ya

    bwassekinnoomu, bya lukale, bya %%ena, bya #uganda, bya #eene. &wataba bweru%u buli

    muntu akola anoonyamu bibye; buli muntu akola ta%aayo; buli omu aggwamu amaanyi.

    #wetunaanywerera ku bweru%u ensimbi zijja kuwera tukole ebyo ebigasa bonna.

    '((! O"((5

    *nnyingo yobuyiiya tugyetaaga olwokunoonya amakubo agasobola oku-aamu

    ebizimba eggwanga. Minisita wOkuteekateeka ebyen%una ne #aminisita abalala balina

    bingi bye batandise okutuyiiyiza bye tulowooza nti bigenda kutuzaalira ebibala.

    *bitongole byonna ebiri ku musingi gwObwakabaka, namakam)uni ate nabakozi

    baamu basaana okubaako ke bazza eri *ggwanika, anti %%e bannannyini mu%u............

    /aliwo nobuyiiya obwobukuweereza ensimbi ku Mobile Money ku MTN, ate kati ne

    &irtel; abalina akawunti mu Bentenary #ank nabo basobola okuziweereza buteree-u.

    &baganda nabantu ba #uagnda basobolera ddala okuyimirizaawo emirimu

    gyObwakabaka nebyenkulaakulana singa tubeera abayiiya era abajjumbize.

    Okwenyumiriza mu #uganda nga towagira nteekateeka zanjulwa kiba kya

    bulyazamaanyi. *kyomukisa, obuyiiya bw*tto%%aali bwo mubuwaggidde nange

    akabugumu nekanzijira"

    '(((! O"((*(:"5

    #we tunywerera ku bya%%e byonna, awatali kukoowa, tujja kuwangala. Tetuyiinza

    kukoowa mu byetukola, oba eby*tto%%aali ate nga tetunatuuka gye tugenda.Okuwummula nga tonatuuna kye bayita ekiwejjowejjo.

    '(:! O/$%(5

    *nnyingo yObwagazi eno yo ngissaako ekinkumu" &bantu baagalira ddala

    Ssebunyabwamusota" Singa tekwali bwagazi, temwandinnyanirizza na ssanyu lyendaba

    buli gyengenda. Singa tebubadde bwagazi eri Landiloodi, temwandintisse mato%%aali

    mazito bwegatyo. Twongere okuba nobwagazi mu byetukola, emirimu gijja

    kutwanguyira.

    4.2. E5

    Nga bwe mumanyi twassa omukono ku ndagaano ne $a-umenti eya wakati nga +

    Muwakanya, +:9. Nga twakamala okussa omukono ku ndagaano twasasulwayo

    obuwumbi bubiri 0+2 ku nsimbi zetubanja $a-umenti. Twazeyambisa okusasula ku

    mabanja amangi getwasingaanibwa nago.

    10

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    11/13

    11

    $a-umenti nno tugijjukiza eyongere okutusasula, kubanga ssente zino tuzeetaaga nnyo.

    Nnali ndowooza nti wetwatandikira ku Masengere nti tuliba tusasuddwa, oba oli awo

    zituyambeko ku mulimu ogwo.

    Naye nze ndwawo okuterebuka era nja kwongera okubanja. Nga Ka%uumuulam)awu,

    +:, 5resident Muse-eni yatukwasa ebya)a ++. Twakiikirirwa Owek. &mb. *mmanuelL. Ssendaula ngali wamu nOmulangira @a-id /asajja.

    Kaakati &kakiiko, Sseggwanga keyateekawo akaliko Owek. &)ollo Makubuya, Owek.

    #ill Mato-u nOmul. @a-id /asajja bali mu kwekenneenya ebya)a ebyo, wamu ne

    #uganda Land #oard, okumanyira ddala ekyatukwasibwa bwe kyenkana. &kakiiko kano

    ke ka-unaanyizibwa okulondoola ebiri mu ndagaano byonna, era nsuubira nti mu bbanga

    ttono kanaatutegeeza wekatuuse.

    Nneebaza $a-umenti okutukwasa ebya)a byettaka lya%%e era ngisaba nebirala byonnaebya%%e byerina ebituddize.

    &bantu bangi bantegeezezza bwe bali abasanyu%u olwentegeeragana eyatuukibwako.

    #uganda ebbanga lyonna enoonya byayo; era ekyatusissa omukono ku ndagaano kununula

    bya%%e.

    Tujja kugenda mu maaso nga tunoonya ebya%%e byonna, era sijja kwerekamu kubinoonya

    yonna gyebiri.

    ;. EBISEMBAYO

    a2 Njagala okusiima ennyo bannange bano, #aminisita olwenkolagana ennungi gye nnina

    nabo era olwobuwagizi bwe bam)adde mu mwaka gwe twakamala. Obuganda bwe

    buba bulabawo ebitonotono ebituukiddwako, kirungi bumanye nti

    Nantalinnyamukateebe yankwasa abasajja nabakazi olubabu"

    Ku misinde we twatandikira ate bongeddemu nnyo. #angi tebalina bamyuka;

    tebaweebwa nsako, so ate ebikolebwa byeyongedde. Kyokka tebakoowa" Mwebale

    nnyo bassebo ne ba nnyabo.

    b2 Nneebaza abakulira ebitongole ebyenjawulo abakoze buli kimu okulaba nti emirimu

    gya%%e gyongera okunyirira; aba ?bs; #lb; Nkuluze; abakulira amasomero

    namatendekero.

    /aliwo bingi ebyetaaga okutereeza, naye ndyebaza ndya.... tagunjula muna%u.

    ?2 Nnebaza Kisekwa nabatuula ku @diiro lya Katikkiro, abali ku sseddimu wokulamulaenkaayana mu bulembeze bw*bika.

    Okusala emisango gy*bika kulina kukolebwa nobwegendereza. &wonno Kisekwa

    nabOlukiiko lw*ddiiro baba balina okutwala obudde obwetaagisa okusobola

    okutuuka ku kituu%u. Okutwala obudde nokukola akasoobo birina enjawulo.

    11

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    12/13

    12

    d2 Nneebaza omukubiriza wOlukiiko lw&bataka omuggya. Omut. Kayiira $ajuule

    nabakakiikoke aka%uzi batandise namaanyi era mbeebaza olwem)uliziganya

    nenkolagana ennungi.

    #ajjajja%%e batandiseewo enkola eyokukiika *mbuga n*ttu. &bataka balina

    enteekateeka eya buli kika okukiika mu #ulange nettu erigenda mu $gwanika, ngaenteekateeka eyo ya buli kika, buli mwaka.

    *nteekateeka eno baagibaze wamu ne Majesti? #rands Ltd etwala enkola ya sati%ikeeti

    ngeruubirira okwongera emba-u mu jjamba erigwa mu $gwanika , #ajjajja mwebale"

    e2 Nneebaza &bamassaza, &bakiise bOlukiiko lwa #uganda nabakozi bObwakabaka

    bonna olwobumaliri-u bwe batadde ku ddimu lyokuzza #uganda ku ntikko.

    %2 Nneebaza abantu ba Ssemanda mwenna olwokusitukiramu buli omu waali mu

    nteekateeka zokuzza #uganda ku ntikko. *byokulwanyisa nnina bibiri< Katonda

    nabantu. Mwebale kubeera bya kulwanyisa byange. Mbeesiga, era ku mmwe

    kwensibidde olukoba.

    g2 Nneebaza abantu ba 6ganda bonna. #annayuganda abawerera ddala bakitegedde nti

    #uganda okukula tekibakosa, wabula kiganyula 6ganda eyawamu.

    '2 Nneebaza &kakiiko kab*nkima, akulirwa Owek. Aajji Aassan Mutaasa Ka%eero,

    olwokuzimba olubiri lwa Nnamasole.

    i2 Nneebaza abakozi bObwakabaka bonna olwokwongera amaanyi mu mirimu.

    j2 Nneebaza &baami &b&masaza n&baami olwobuweereza; nneebaza &bakiise

    bOlukiiko olwobujjumbize.

    .+. Nga tutandika omwaka gwa%%e mu buweereza buno, twetaaga okusigala nga tutambulira

    wamu era nga tunyweredde ku M)ologoma kubanga Kabaka ye Ssemaka era yentabiro

    yebyo ebi%uula #uganda eno Obwakabaka.

    Ayagala okutuuka amangu atambula bwomu..... ayagala okutuuka ewala, atambula

    ne banne.

    Nolwekyo tutambulire mu bwa sseruganda obusibuka mu mukago ogwamazima, bwe

    tutyo tusobole oku%uuka amannyo agali awamu......

    Tewali lusozi lwetutabambage nga tuli ku mulamwa, owamaanyi ngakutte omuna%u

    ku mukono, nga tuluubirira awamu, okuzza #uganda ku Ntikko.

    12

  • 7/22/2019 Katikkiro Speech to the Buganda Lukiiko, May 19, 2014

    13/13

    13

    Ssaabasajja Kabaka &wangaale...."

    C